HAJJATI Faridah Nambi akyakalambidde agenda mu kkooti ng’awakanya ebyava mu kulonda kw’okujjuzza ekifo ky’omubaka wa palamenti mu Kawempe North era awakanyizza n’ebyokuyozayoza Nalukoola. HAJJATI ...
Uganda ekkula - Ensolo gye bayita enjiri ojimanyi ?
EBY’OKUYIMBULA munnamateeka wa Dr Besigye bijulidde wiiki ejja omulamuzi yekennenye ensonga zaataddemu ng’asaba okweyimirirwa.
Abaazirwanako mu munisipaali ye Nakawa baagala Palamenti eyise Etteeka nabo eribakkiriza okukiikirirwa ku mitendera egy'enjawulo nga bagamba nti ekiseera kituuse nabo bafune ababaka ababakikirira mu ...
PULEZIDENTI wa Namibia omuggya olumaze okulayira n’asisinkana ekibinja ky’abasuubuzi Bannayuganda n’abawa ddiiru ez’enjawulo mwe bagenda okusiga ensimbi ensi zonna mwezinaaganyulwa.
EBIZUUSE ku njaga mu mabbaala ag’ebbeeyi mu Kampala bitiisa! Abagitambuzaokugituusa ku badigize bagiyisa mu bukodyo obwekusifu omuli n’okwefuula abagenzeokudigida. mu bitongole by'ebyokwerinda ...
ABATUUZE b’e Makindye Ssaabagabo balaze obutali bumativu eri abakulembeze baabwe olw’omwala ogugenda okubamalirawo abaana. Kino kidiridde abaana ababa bagenda ku ssomero okweyongera okugwa mu mwala ...
ENTEEKATEEKA z’okutuuza Omulabirizi omuggya ow'Obulabirizi bwa West Buganda, Rev. Can. Gaster Nsereko ziri mu ggiya ng’emikolo gya kubeerawo ku Ssande nga March 30, 2025.
NKUBAKYEYO atabuse ne nnyina ng’amulumiriza okumuweerezanga ssente wabula bwe yakomyewo n’amwegaana. Jackline Nabakka, 35, abadde ku kyeyo mu Oman y’atabuse ne nnyina, Sharon Nanyonga, 56, ow’e ...
NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda agguddewo ekizimbe omugenda okusomerwa ebya Kompyuta ne Tekinologiya ku ssomero ly'abaana abalina obulemu bw'okuwulira erya Masaka School for the Deaf.
MMENGO ezzizza buggya omukago gwayo n’ekitongole kya Community Integrated Develoment Initiative (CIDI) emyaka emirala etaano okusimba emiti obukadde 2 ...
ABANTU abasoba mu 22,000 mu disitulikiti y’e Nakasongola bazina gunteese oluvannyuma lw'okufuna amazzi amayonjo agaabaweereddwa ekitongole kya World Vision Uganda nga gaawemmeense obuwumbi bwa ssente ...